Online Bible

- Advertisements -

Abaefeso 4:17 - Luganda Bible 2003

17 Kale kye ŋŋamba, era kye ntegeeza mu linnya lya Mukama kye kino, nti mulekere awo okuyisa ng'abantu ab'ensi bwe bayisa, nga bagoberera ebirowoozo byabwe ebitaliimu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

17 Kyenva njogera kino ne ntegeeza mu Mukama waffe, mmwe mulemenga okutambula nate, era ng'ab'amawanga bwe batambula mu birowoozo byabwe ebitaliimu,

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

17 Ng’omugoberezi wa Mukama waffe, mbalagira okulekeraawo okutambula ng’abatamanyi Katonda bwe batambulira mu birowoozo byabwe eby’obusirusiru.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

17 Kyenva njogera kino ne ntegeeza mu Mukama waffe, mmwe mulemenga okutambula nate, era ng'ab'amawanga bwe batambula mu birowoozo byabwe ebitaliimu,

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

17 Kale nno mbagamba, era ndayidde n'Omukama, temwongera kuyisa ng'ab'amawanga bwe bayisa mu ndowooza yaabwe etayamba.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

17 Kale kye ŋŋamba, era kye ntegeeza mu linnya lya Mukama kye kino, nti mulekere awo okuyisa ng'abantu ab'ensi bwe bayisa, nga bagoberera ebirowoozo byabwe ebitaliimu.

See the chapter Copy

Abaefeso 4:17

Follow us:

Advertisements

Advertisements