Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 4:16 - Luganda Bible 2003

16 Kristo oyo ye aleetera omubiri gwonna okwegatta awamu, ennyingo ezigulimu zonna ne zinywezebwa, buli kitundu ne kikola omulimu gwakyo. Olwo omubiri ne gukula, ne guzimbibwa mu kwagalana.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 Mu oyo omubiri gwonna bwe gugattibwa obulungi ne gunywezebwa awamu buli nnyingo ng'ereeta ebyayo, ng'okukola mu kigera okwa buli kitundu bwe kuli, omubiri gweyongera okukula olw'okwezimba mu kwagalana.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 Mu ye omubiri gwonna mwe gugattirwa obulungi awamu, ne guyungibwa mu buli nnyingo, nga gukola ng’ekigera kya buli kitundu bwe kuli, nga gukula era nga gwezimba mu kwagala.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 mu oyo omubiri gwonna bwe gugattibwa obulungi ne gunywezebwa awamu buli nnyingo ng'ereeta ebyayo, ng'okukola mu kigera okwa buli kitundu bwe kuli, omubiri gweyongera okukula olw'okwezimba mu kwagalana.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

16 mu ye omubiri gwonna mwe gugattirwa awamu ne gweyunga bulungi mu buli nnyingo eziguliisa, ate buli kitundu bwe kiba nga kikola bulungi, ne zigukuza, ne ziguwa zityo okugenda nga gwezimba mu kwagala.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

16 Kristo oyo ye aleetera omubiri gwonna okwegatta awamu, ennyingo ezigulimu zonna ne zinywezebwa, buli kitundu ne kikola omulimu gwakyo. Olwo omubiri ne gukula, ne guzimbibwa mu kwagalana.

See the chapter Copy




Abaefeso 4:16

Follow us:

Advertisements


Advertisements