Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 4:15 - Luganda Bible 2003

15 Naye tube ba mazima era abaagalana, tulyoke tukule mu byonna okutuuka ku kwegattira ddala ne Kristo, omutwe gwaffe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 Naye, bwe twogeranga amazima mu kwagalana, tulyoke tukule okutuuka mu ye mu byonna, gwe mutwe, Kristo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Tube ba mazima mu kwagala, tulyoke tukulire mu Kristo mu byonna, nga tweyongera okuba nga ye, Omutwe gw’Ekkanisa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 naye, bwe twogeranga amazima mu kwagalana, tulyoke tukule okutuuka mu ye mu byonna, gwe mutwe, Kristo;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

15 Naye mu kwogera amazima mu kwagala tujja kugenda nga tukula mu buli ngeri nga tufuukamu oyo omutwe gwaffe, Kristu;

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

15 Naye tube ba mazima era abaagalana, tulyoke tukule mu byonna okutuuka ku kwegattira ddala ne Kristo, omutwe gwaffe.

See the chapter Copy




Abaefeso 4:15

Follow us:

Advertisements


Advertisements