Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 4:14 - Luganda Bible 2003

14 Olwo nga tetukyali baana bato, abazzibwa eno n'eri, abatwalibwa mu muyaga gw'enjigiriza y'abantu abakuusa, abakyamya abalala olw'enkwe ze basala.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 Tulemenga okubeera nate abaana abato, nga tuyuugana nga tutwalibwanga buli mpewo ey'okuyigiriza, mu bukuusa bw'abantu, mu nkwe, olw'okugoberera okuteesa okw'obulimba.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 Tuteekwa okulekeraawo okweyisa ng’abaana abato, nga tuyuuguumizibwa amayengo nga tutwalibwa buli muyaga ogw’okuyigiriza okw’abantu abakuusa, mu nkwe olw’okugoberera enteekateeka ey’obulimba.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 tulemenga okubeera nate abaana abato, nga tuyuugana nga tutwalibwanga buli mpewo ey'okuyigiriza, mu bukuusa bw'abantu, mu nkwe, olw'okugoberera okuteesa okw'obulimba;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

14 tuleme kubeera baana bato abeekubiira eno n'eri, abayuuyizibwa buli muyaga gwa njigiriza, n'abantu abakwenyakwenya n'obukodyo bwabwe obuwubisa.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

14 Olwo nga tetukyali baana bato, abazzibwa eno n'eri, abatwalibwa mu muyaga gw'enjigiriza y'abantu abakuusa, abakyamya abalala olw'enkwe ze basala.

See the chapter Copy




Abaefeso 4:14

Follow us:

Advertisements


Advertisements