Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 4:10 - Luganda Bible 2003

10 Oyo eyakka, ye wuuyo eyalinnya ewala ennyo, n'ayisa eggulu lyonna, alyoke ajjuze byonna.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 Eyakka era ye wuuyo eyalinnya waggulu ennyo okusinga eggulu lyonna, alyoke ajjuze byonna).

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 Oyo Kristo eyakka, ye wuuyo ddala eyalinnya ewala ennyo, n’ayisa waggulu w’eggulu lyonna, alyoke ajjule obwengula bw’ensi yonna.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 Eyakka era ye wuuyo eyalinnya waggulu ennyo okusinga eggulu lyonna, alyoke atuukirize byonna.)

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

10 Oyo eyakka ye omu eyayambuka n'atumbiira n'okuyisa eggulu lyonna alyoke ajjuze byonna.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

10 Oyo eyakka, ye wuuyo eyalinnya ewala ennyo, n'ayisa eggulu lyonna, alyoke ajjuze byonna.

See the chapter Copy




Abaefeso 4:10

Follow us:

Advertisements


Advertisements