Abaefeso 3:5 - Luganda Bible 20035 Mu mirembe egy'edda, abantu tebaategeezebwa kyama kino, naye kaakano Katonda akibikkulidde abatume be abatukuvu n'abalanzi, ng'ayita mu Mwoyo Mutuukirivu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Ekyo ekitaategeezebwa baana b'abantu, mu mirembe egy'edda nga kaakano bwe kibikkuliddwa abatume be abatukuvu ne bannabbi mu Mwoyo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Mu biro eby’edda, tewali yali amanyi kyama ekyo okutuusa Omwoyo wa Katonda bw’akibikkulidde abatume be abatukuvu ne bannabbi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 ekitaategeezebwa mu mirembe egy'edda abaana b'abantu, nga kaakano bwe kibikkuliddwa abatume be abatukuvu ne bannabbi mu Mwoyo; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 ekitaamanyisibwa bantu mu mirembe giri nga Mwoyo bw'akimanyisizza kaakano Abatume be abatukuvu n'abalanzi, See the chapterLuganda DC Bible 20035 Mu mirembe egy'edda, abantu tebaategeezebwa kyama kino, naye kaakano Katonda akibikkulidde abatume be abatukuvu n'abalanzi, ng'ayita mu Mwoyo Mutuukirivu. See the chapter |