Abaefeso 3:13 - Luganda Bible 200313 Kyenva mbeegayirira, muleme kuterebuka olw'okulaba nga mbonaabona ku lwammwe, kubanga okubonaabona kwange okwo, mmwe kubaweesa kitiibwa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 Kyenva nsaba mmwe mulemenga okuddirira olw'ebibonoobono byange ku lwammwe, ebyo kye kitiibwa kyammwe. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 Kyenva mbeegayirira muleme kuterebuka olw’okubonaabona kwange ku lwammwe, kubanga ekyo kibaleetera kitiibwa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 Kyenva nsaba mmwe mulemenga okuddirira olw'ebibonoobono byange ku lwammwe, ebyo kye kitiibwa kyammwe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU13 Kale nno mbeegayiridde muleke kuterebuka olw'ennaku ze nnimu ku lwammwe; kye kitiibwa kyammwe. See the chapterLuganda DC Bible 200313 Kyenva mbeegayirira, muleme kuterebuka olw'okulaba nga mbonaabona ku lwammwe, kubanga okubonaabona kwange okwo, mmwe kubaweesa kitiibwa. See the chapter |