Abaefeso 3:10 - Luganda Bible 200310 Kaakano ng'ayita mu kibiina ky'abakkiriza Kristo, ayagala amanyise abafuzi n'ab'obuyinza abali mu ggulu, amagezi ge agatakoma. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Kaakano ng'ayita mu kkanisa, Katonda ayagala amanyise amagezi ge amangi, eri abaamasaza n'ab'obuyinza mu bifo eby'omu ggulu. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Katonda yakigenderera atyo, ng’ayita mu kkanisa, alyoke yeeyoleke eri amaanyi n’obuyinza ebiri mu nsi ey’omwoyo eya waggulu, ng’abalaga nga bw’alina amagezi amangi ag’ebika eby’enjawulo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 kaakano abaamasaza n'ab'obuyinza mu bifo eby'omu ggulu bategeezebwe mu kkanisa amagezi amangi aga Katonda ag'engeri ennyingi, See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU10 kati amagezi ga Katonda ag'engeri ennyingi galyoke gamanyisibwe abafuzi n'ab'obuyinza mu ggulu nga kino kiyita mu Ekleziya. See the chapterLuganda DC Bible 200310 Kaakano ng'ayita mu kibiina ky'abakkiriza Kristo, ayagala amanyise abafuzi n'ab'obuyinza abali mu ggulu, amagezi ge agatakoma. See the chapter |