Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 2:6 - Luganda Bible 2003

6 Nga tuli mu Kristo Yesu, Katonda yatuzuukiza wamu naye, era n'atutuuza wamu ne Kristo oyo mu ggulu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 n'atuzuukiza wamu naye, n'atutuuza wamu naye mu bifo eby'omu ggulu mu Kristo Yesu.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 Katonda yatuzuukiriza wamu ne Kristo okuva mu kufa ne tufuna obulamu, era atutuuzizza mu bifo eby’omu ggulu, okumpi ne Kristo Yesu.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 n'atuzuukiza wamu naye, n'atutuuza wamu mu bifo eby'omu ggulu mu Kristo Yesu:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

6 naffe n'atuzuukiza wamu naye, n'atutuuza wamu naye mu ggulu mu Kristu Yezu,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

6 Nga tuli mu Kristo Yesu, Katonda yatuzuukiza wamu naye, era n'atutuuza wamu ne Kristo oyo mu ggulu.

See the chapter Copy




Abaefeso 2:6

Follow us:

Advertisements


Advertisements