Abaefeso 2:2 - Luganda Bible 20032 Mwagobereranga empisa embi ez'ensi, nga mufugibwa omwoyo gw'omukulu w'obuyinza obw'omu bbanga, ogwo kati ogufuga abo abajeemera Katonda. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 bye mwatambulirangamu edda ng'emirembe egy'ensi eno bwe giri, okugobereranga omukulu w'obuyinza obw'omu bbanga, omwoyo ogukola kaakano mu baana abajeemu. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Ebyo bye mwatambulirangamu ng’emirembe egy’ensi bwe giri, nga mufugibwa omwoyo ogw’omukulu w’obuyinza obw’omu bbanga, omwoyo ogwa Setaani, ogufuga abajeemu bonna. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 bye mwatambulirangamu edda ng'emirembe egy'ensi eno bwe giri, okugobereranga omukulu w'obuyinza obw'omu bbanga, omwoyo ogukoza kaakano mu baana abatawulira; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 bye mwatambulirangamu luli nga mukyagoberera empisa y'ensi eno, nga mukyatwalibwa omukungu alina obuyinza obw'omu nsi eno, omwoyo ogwo ogukyakola na buli kati mu bajeemu. See the chapterLuganda DC Bible 20032 Mwagobereranga empisa embi ez'ensi, nga mufugibwa omwoyo gw'omukulu w'obuyinza obw'omu bbanga, ogwo kati ogufuga abo abajeemera Katonda. See the chapter |