Abaefeso 2:19 - Luganda Bible 200319 N'olwekyo temukyali Bannamawanga oba abagwira, wabula muli ba kika kimu n'abantu ba Katonda, era muli ba mu nnyumba ya Katonda. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Kale bwe mutyo temukyali bannamawanga na bayise, naye muli ba kika kimu n'abatukuvu, era ba mu nnyumba ya Katonda. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Noolwekyo temukyali baamawanga oba abagwira, wabula muli ba kika kimu n’abatukuvu, abantu ba Katonda, era muli ba mu nnyumba ya Katonda. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 Kale bwe mutyo temukyaali bannaggwanga na bayise, naye muli ba kika kimu n'abatukuvu, era ba mu nnyumba ya Katonda. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU19 Awo nno, temukyali bagwira oba basuze busuze, naye muli bannansi wamu n'abatuukirivu n'ab'omu maka ga Katonda. See the chapterLuganda DC Bible 200319 N'olwekyo temukyali Bannamawanga oba abagwira, wabula muli ba kika kimu n'abantu ba Katonda, era muli ba mu nnyumba ya Katonda. See the chapter |