Abaefeso 1:9 - Luganda Bible 20039 yatumanyisa ekyama eky'okwagala kwe, kye yali yategeka edda okutuukiriza mu Kristo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 Kubanga yatumanyisa mu magezi n'okutegeera ekyama eky'okwagala kwe, nga bwe yasiima yekka, okusinziira ku nteekateeka ze yategeka edda mu Kristo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Yatubikkulira ekyama eky’okwagala kwe, ng’okusiima kwe bwe kuli kwe yateekerateekera mu Kristo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 bwe yatutegeeza ekyama eky'okwagala kwe, nga bwe yasiima yekka, nga bwe yamalirira edda mu ye, See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU9 Kubanga yatuwa okumanya ekyama ky'okwagala kwe, nga kwe kusiima kwe, nga bwe yateesa atyo mu Kristu, See the chapterLuganda DC Bible 20039 yatumanyisa ekyama eky'okwagala kwe, kye yali yategeka edda okutuukiriza mu Kristo. See the chapter |