Abaefeso 1:4 - Luganda Bible 20034 Katonda, ng'ayita mu Kristo yali yamala dda okutulonda nga n'ensi tennatondebwa, tube batukuvu, era abataliiko kamogo mu maaso ge. Olw'okutwagala, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Kubanga yatulondera mu ye ng'ensi tennaba kutondebwa, ffe okubeera abatukuvu era abatalina kyakunnenyezebwa. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Yatulonda okubeera mu Kristo ng’ensi tennatondebwa, ffe tube batukuvu, abataliiko kya kunenyezebwa mu maaso ge, olw’okwagala kwe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 nga bwe yatulondera mu ye ng'ensi tennaba kutondebwa, ffe okubeera abatukuvu abatalina kabi mu maaso ge mu kwagala: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU4 Nga bwe yatweroboleza mu ye nga n'ensi tennabangibwawo, tubeere batuukirivu nga tetuliiko musango mu maaso ge. See the chapterLuganda DC Bible 20034 Katonda, ng'ayita mu Kristo yali yamala dda okutulonda nga n'ensi tennatondebwa, tube batukuvu, era abataliiko kamogo mu maaso ge. Olw'okutwagala, See the chapter |