Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 1:21 - Luganda Bible 2003

21 n'afuga abafuzi n'ab'obuyinza, n'ab'amaanyi, era n'abakungu bonna, si mu bulamu buno bwokka, naye ne mu obwo obugenda okujja.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

21 waggulu ennyo okusinga okufuga kwonna n'obuyinza n'amaanyi n'obwami na buli linnya eryatulwa si mu mirembe gino gyokka naye ne mu egyo egigenda okujja.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

21 Waggulu eyo, Kristo gy’afugira obufuzi bwonna, n’obuyinza bwonna, n’amaanyi gonna, n’obwami bwonna, na buli kitiibwa kyonna ekiweebwa omuntu. Afugira mu mulembe guno, era alifugira ne mu mulembe ogugenda okujja.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

21 waggulu nnyo okusinga okufuga kwonna n'obuyinza n'amaanyi n'obwami na buli linnya eryatulwa si mu mirembe gino gyokka naye ne mu egyo egigenda okujja:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

21 ng'asukkulumye okusinga obukungu bwonna, n'obuyinza, n'amaanyi, n'obufuzi, na buli linnya eryali lituumiddwa, si mu mulembe guno gwokka, naye ne mu gulijja;

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

21 n'afuga abafuzi n'ab'obuyinza, n'ab'amaanyi, era n'abakungu bonna, si mu bulamu buno bwokka, naye ne mu obwo obugenda okujja.

See the chapter Copy




Abaefeso 1:21

Follow us:

Advertisements


Advertisements