Abaefeso 1:19 - Luganda Bible 200319 Era nsaba mumanye amaanyi ge amasukkirivu, agakolera mu ffe. Amaanyi ago, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Era n'obukulu obw'amaanyi ge agasinga ennyo eri ffe abakkiriza bwe buli, ng'obuyinza bw'amaanyi ge bwe bukola. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Njagala mutegeere amaanyi ge agasukkiridde agakolera mu ffe abakkiriza, ng’okukola kw’obuyinza bw’amaanyi ge bwe kuli, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 era obukulu obusinga ennyo obw'amaanyi ge eri ffe abakkiriza bwe buli, ng'obuyinza bw'amaanyi ge bwe bukola, See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU19 n'obukulu bw'amaanyi ge amasukkirivu g'ayoleseza mu ffe abakkiriza, mu bikolwa by'obuyinza n'amaanyi ge, See the chapterLuganda DC Bible 200319 Era nsaba mumanye amaanyi ge amasukkirivu, agakolera mu ffe. Amaanyi ago, See the chapter |