Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 1:18 - Luganda Bible 2003

18 Nsaba, emyoyo gyammwe gyeyongere amagezi, mumanye ebyo Katonda bye yabasuubiza bwe mwayitibwa, era mumanye n'obugagga obungi, abantu be bwe bafuna.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 Emyoyo gyammwe bwe gibikkulibwa mulyoke mumanye essuubi ery'okuyita kwe bwe liri, n'obugagga obw'ekitiibwa eky'obusika bwe mu batukuvu bwe buli.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 Nnyongera okubasabira, amaaso g’emitima gyammwe gamulisibwenga, mulyoke mumanye essuubi ly’okuyitibwa kwammwe, n’obugagga obungi bwe mulina mu ye, mmwe awamu n’abantu ba Katonda bonna.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 nga mumulisibwanga amaaso ag'omutima gwammwe, mmwe okumanya essuubi ery'okuyita kwe bwe liri, obugagga obw'ekitiibwa eky'obusika bwe mu batukuvu bwe buli,

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

18 amulise amaaso g'omutima gwammwe, mutegeere essuubi lye yabayitira, n'obungi bw'ekitiibwa eky'obusika bwe bwe yawa abatuukirivu be,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

18 Nsaba, emyoyo gyammwe gyeyongere amagezi, mumanye ebyo Katonda bye yabasuubiza bwe mwayitibwa, era mumanye n'obugagga obungi, abantu be bwe bafuna.

See the chapter Copy




Abaefeso 1:18

Follow us:

Advertisements


Advertisements