Abaefeso 1:14 - Luganda Bible 200314 Mwoyo Mutuukirivu oyo ye atukakasa nti Katonda bw'alimala okununula abantu be, tulifuna ebyo Katonda bye yatusuubiza, tutendereze ekitiibwa kye. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Oyo gwe musingo gw'obusika bwaffe, okutuusa envuma ya Katonda lw'erinunulibwa, ekitiibwa kye kitenderezebwe. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 gwe musingo gw’obusika bwaffe, okutuusa bw’alinunula abantu be, ne Katonda n’agulumizibwa era n’atenderezebwa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 gwe musingo gw'obusika bwaffe, okutuusa envuma ya Katonda lw'erinunulibwa, ekitiibwa kye kitenderezebwe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU14 nga gwe musingo gw'obusika bwaffe, okutuusa nga tubufunye, ekitiibwa kye kifune ettendo. See the chapterLuganda DC Bible 200314 Mwoyo Mutuukirivu oyo ye atukakasa nti Katonda bw'alimala okununula abantu be, tulifuna ebyo Katonda bye yatusuubiza, tutendereze ekitiibwa kye. See the chapter |