Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 1:11 - Luganda Bible 2003

11 Mu Kristo mwe twalonderwa ne twawulibwa okuba abantu ba Katonda, kubanga eyo ye yali entegeka ya Katonda akola byonna nga bw'asiima,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 Mu oyo naffe mwe twafuukira abasika, bwe twayawulibwa edda mu kumalirira kw'oyo akola byonna nga bw'ayagala mu kuteesa kwe.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Era mu ye mwe twaweerwa obusika ne twawulibwa ng’enteekateeka bw’eri ey’oyo akola ebintu byonna okusinziira ku magezi ag’okwagala kwe;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 mu oyo naffe mwe twafuukira obusika, bwe twayawulibwa edda mu kumalirira kw'oyo akoza byonna nga bw'ayagala mu kuteesa kwe;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

11 Mu ye naffe mwe yatweroboleza ng'obusika, nga bwe yatuteebeza ng'aggya ku ntegeka ye, oyo atuukiriza byonna ng'agoberera enteesa y'okwagala kwe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

11 Mu Kristo mwe twalonderwa ne twawulibwa okuba abantu ba Katonda, kubanga eyo ye yali entegeka ya Katonda akola byonna nga bw'asiima,

See the chapter Copy




Abaefeso 1:11

Follow us:

Advertisements


Advertisements