Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 1:1 - Luganda Bible 2003

1 Nze Pawulo omutume wa Kristo Yesu, nga Katonda bwe yayagala, mpandiikira abantu ba Katonda abali mu Efeso, era abeesigwa mu Kristo Yesu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

1 Pawulo, omutume wa Kristo Yesu olw'okwagala kwa Katonda, eri abatukuvu abali mu Efeso n'abakkiriza mu Kristo Yesu.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

1 Nze Pawulo, omutume wa Kristo Yesu, olw’okwagala kwa Katonda, mpandiikira abatukuvu abali mu Efeso, era abakkiririza mu Kristo Yesu.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

1 Pawulo, omutume wa Kristo Yesu olw'okwagala kwa Katonda, eri abatukuvu abali mu Efeso n'abakkiriza mu Kristo Yesu:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

1 Pawulo, Omutume wa Yezu Kristu olw'okwagala kwa Katonda. Y'abatuukirivu bonna abakkiriza mu Kristu Yezu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

1 Nze Pawulo omutume wa Kristo Yesu, nga Katonda bwe yayagala, mpandiikira abantu ba Katonda abali mu Efeso, era abeesigwa mu Kristo Yesu.

See the chapter Copy




Abaefeso 1:1

Follow us:

Advertisements


Advertisements