Online Bible

- Advertisements -




Abaebbulaniya 1:9 - Luganda Bible 2003

9 Oyagala abantu bakole ebituufu, n'okyawa abantu okukola ebikyamu. Katonda, Katonda wo, kyeyava akufukako omuzigo okukuwa ekitiibwa, n'osanyuka okusinga banno.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Wayagala obutuukirivu, n'okyawa obujeemu; Katonda, Katonda wo, kyavudde akufukako Amafuta ag'okusanyuka okusinga banno.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Wayagala obutuukirivu n’okyawa obujeemu. Katonda, era Katonda wo kyeyava akufukako amafuta ag’omuzeeyituuni agaleeta essanyu okusinga banno.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Wayagala obutuukirivu, n'okyawa obujeemu; Katonda, Katonda wo, kyavudde akufukako Amafuta ag'okusanyuka okusinga banno.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Wayagala obutuukirivu n'okyawa obugwenyufu. Katonda nno, Katonda wo, kyavudde akusiiga omuzigo, omuzigo ogw'essanyu okusinga ne banywanyi bo.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Oyagala abantu bakole ebituufu, n'okyawa abantu okukola ebikyamu. Katonda, Katonda wo, kyeyava akufukako omuzigo okukuwa ekitiibwa, n'osanyuka okusinga banno.”

See the chapter Copy




Abaebbulaniya 1:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements