Abaebbulaniya 1:2 - Luganda Bible 20032 Naye mu biseera bino eby'oluvannyuma, ayogedde naffe ng'ayita mu Mwana we, gwe yateekawo okuweebwa byonna, era gwe yayitamu okutonda ebintu byonna. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 naye mu nnaku zino ez'oluvannyuma ayogedde naffe mu Mwana, gwe yassaawo okuba omusika wa byonna, era mu ye mwe yatondera ebintu byonna. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 naye mu nnaku zino ez’oluvannyuma yayogera naffe ng’ayita mu Mwana, gwe yalonda okuba omusika wa byonna, era mu oyo mwe yatondera ensi n’ebintu byonna ebirimu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 mu nnaku zino ez'oluvannyuma yayogerera naffe mu Mwana, gwe yassaawo okuba omusika wa byonna, era gwe yatonza ebintu byonna; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 ddaaki mu nsangi zino ez'oluvannyuma n'ayogera naffe mu Mwana gwe yawa okusikira byonna; mu oyo mwe yatondera ensi. See the chapterLuganda DC Bible 20032 Naye mu biseera bino eby'oluvannyuma, ayogedde naffe ng'ayita mu Mwana we, gwe yateekawo okuweebwa byonna, era gwe yayitamu okutonda ebintu byonna. See the chapter |