Zabbuli 5:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Onkulembere, Ayi Mukama, mu butuukirivu bwo, olw’abalabe bange, ondage ekkubo eggolokofu ery’okutambulirangamu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Ayi Mukama onkulembere nkole by'oyagala, kubanga abalabe bange bangi. Ndaga bulungi ekkubo lyo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Ontwale, ai Mukama, mu butuukirivu bwo olw'abalabe bange; Ongololere ekkubo lyo mu maaso gange. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 Naye nze, olw'ekisa kyo ekingi, ndiyingira mu Nnyumba yo; ndivunnamira Ekiggwa kyo ekitukuvu nga nkussaamu ekitiibwa. See the chapterLuganda DC Bible 20038 Ayi Mukama, nnuŋŋamya nkolenga ky'oyagala, kubanga nnina abampalana bangi. Ndaga bulungi ekkubo lyo lye mba nkwata. See the chapterLuganda Bible 20038 Ayi Mukama, nnuŋŋamya nkolenga ky'oyagala, kubanga nnina abampalana bangi. Ndaga bulungi ekkubo lyo lye mba nkwata. See the chapter |