Zabbuli 5:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Ayi Mukama, buli nkya owulira eddoboozi lyange; buli nkya ndeeta gy’oli okusaba kwange, ne nnindirira onziremu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Ayi Mukama, buli nkya onoowuliranga eddoboozi lyange. Buli nkya nnaakusabanga, ne nnindirira ky'onoonziramu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Ai Mukama, buli nkya onoowuliranga eddoboozi lyange; Buli nkya naalongoosanga okusaba kwange gy'oli, ne ntunula. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 Wuliriza eddoboozi ly'okuwanjaga kwange, ayi Kabaka wange, ayi Katonda wange, kubanga mpeereza essaala yange gy'oli. See the chapterLuganda DC Bible 20033 Ku makya owulira eddoboozi lyange. Enjuba ng'evaayo nkusaba, ne nnindirira ky'ononziramu. See the chapterLuganda Bible 20033 Ku makya owulira eddoboozi lyange. Enjuba ng'evaayo nkusaba, ne nnindirira ky'ononziramu. See the chapter |