Online Bible

- Advertisements -




Zabbuli 4:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 Ne bwe munyiiga ennyo, temusaana kwonoona; musiriikirire, mwekebere era mufumiitirize mu mitima gyammwe nga mugalamidde ku bitanda byammwe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 Bwe munyiiga, temwonoona. Musiriikirire, mufumiitirize mu mitima gyammwe ku bitanda byammwe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 Muyimirire nga mutya, muleme okwonoona: Mulowooze mu mutima gwammwe ku kitanda kyammwe, musiriikirire.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

4 Mumanye nti Omukama abalungi yabeeyawuliza; Omukama bwe ndimukoowoola, agenda kumpulira.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 Mmwe mutye, mulekere awo okwonoona. Musiriikirire mulowooze nga mwebase mu bitanda byammwe.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

4 Mmwe mutye, mulekere awo okwonoona. Musiriikirire mulowooze nga mwebase mu bitanda byammwe.

See the chapter Copy




Zabbuli 4:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements