Zabbuli 4:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Naye mutegeere nga Mukama yeerondeddemu abo abamugondera. Bwe nnaamukoowoolanga anampuliranga era anannyanukulanga. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Naye mutegeere nga Mukama yeeyawuliddeko abamutya okuba ababe. Mukama ampulira bwe mukoowoola. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Naye mutegeere nga Mukama yeeterekedde atya Katonda: Mukama anaawuliranga bwe nnaamukoowoolanga. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 Bantu mmwe, munaatuusa wa okuswaza ekitiibwa kyange? Munaatuusa wa okwagala ebitaliimu n'okunoonya obulimba? Sela See the chapterLuganda DC Bible 20033 Mumanye nti Mukama abamwagala abalonze okuba ababe. Mukama bwe mmukoowoola, ampulira. See the chapterLuganda Bible 20033 Mumanye nti Mukama abamwagala abalonze okuba ababe. Mukama bwe mmukoowoola, ampulira. See the chapter |