Zabbuli 3:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Naye ggwe, Ayi Mukama, ggwe ngabo yange enkuuma; ggwe kitiibwa kyange, era gw’onzizaamu amaanyi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Naye ggwe, Ayi Mukama, oli ngabo enkuuma. Gwe Kitiibwa kyange, era ampanirira. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Naye ggwe, Mukama, oli ngabo enkuuma; Ekitiibwa kyange, era ayimiriza omutwe gwange. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 Bangi banjogerako nti: “Mu Katonda talinaayo buwonero.” Sela See the chapterLuganda DC Bible 20033 Naye ayi Mukama, ggwe ngabo enkuuma. Ggwe nneenyumiririzaamu, ggwe ompanirira. See the chapterLuganda Bible 20033 Naye ayi Mukama, ggwe ngabo enkuuma. Ggwe nneenyumiririzaamu, ggwe ompanirira. See the chapter |