Online Bible

- Advertisements -

Tito 3:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Ekigambo ekyo kyesigwa, era nkukuutira ebyo obinywezenga abakkiriza Katonda bajjukirenga okukola ebikolwa ebirungi; ebintu ebyo birungi era bigasa abantu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Ekigambo kino kyesigwa, ne ku bino njagala ggwe okukakasizanga ddala, abakkiriza Katonda bajjukirenga okussaako omwoyo ku bikolwa ebirungi. Ebyo birungi, era bigasa abantu:

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Ekigambo kino kyesigwa, ne ku bino njagala ggwe okukakasizanga ddala, abakkiriza Katonda bajjukirenga okussaako omwoyo ku bikolwa ebirungi. Ebyo birungi, era bigasa abantu:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Ekyogerwa kino kya mazima. Njagala bino obikkaatirize, abo abakkirizza Katonda bafeeyo ku kukola ebikolwa ebirungi; ebintu ebyo birungi era biyamba abantu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

8 Ekyo kya mazima. Era ebyo njagala obikakasizenga ddala, abakkiriza Katonda balyoke beemalirenga ku kukola ebikolwa ebirungi. Ebyo birungi era bigasa abantu.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

8 Ekyo kya mazima. Era ebyo njagala obikakasizenga ddala, abakkiriza Katonda balyoke beemalirenga ku kukola ebikolwa ebirungi. Ebyo birungi era bigasa abantu.

See the chapter Copy

Tito 3:8

Follow us:

Advertisements

Advertisements