Tito 3:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Bwe tulimala okutukuzibwa olw’ekisa kye, tulyoke tufune omugabo mu kusuubira obulamu obutaggwaawo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 tulyoke tutukuzibwe olw'ekisa kye, era tufuuke abasika mu kusuubira obulamu obutaggwaawo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 nga tumaze okuweebwa obutuukirivu olw'ekisa kye oyo, tulyoke tufuuke abasika mu kusuubira obulamu obutaggwaawo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 eneema ye ng'emaze okutufuula abatuukirivu, tulyoke tufuuke basika abalina essuubi ery'obulamu obutaggwaawo. See the chapterLuganda DC Bible 20037 Ekyo yakikola tulyoke tutukuzibwe olw'ekisa kye, era tuweebwe obulamu obutaggwaawo, bwe tusuubira. See the chapterLuganda Bible 20037 Ekyo yakikola tulyoke tutukuzibwe olw'ekisa kye, era tuweebwe obulamu obutaggwaawo, bwe tusuubira. See the chapter |