Online Bible

- Advertisements -




Tito 3:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Bakuutire baleme kwogerebwako bubi, era beewalenga okuyomba, babenga bakkakkamu era babeerenga bawombeefu eri abantu bonna.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 nga teboogera bubi ku muntu yenna, nga beewala okuyomba, abawombeefu, era nga bassaamu ekitiibwa abantu bonna.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 obutavumanga muntu yenna, obutalwananga, okwewombeekanga, nga balaga obukkakkamu bwonna eri abantu bonna.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 nga tebawaayiriza, tebayombayomba, bateefu, ab'eggonjebwa eri buli muntu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 Bakuutire balemenga kwogera bubi ku muntu n'omu, era beewalenga okuyomba; babenga bakkakkamu, era bassengamu abantu bonna ekitiibwa,

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

2 Bakuutire balemenga kwogera bubi ku muntu n'omu, era beewalenga okuyomba; babenga bakkakkamu, era bassengamu abantu bonna ekitiibwa,

See the chapter Copy




Tito 3:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements