Online Bible

- Advertisements -




Tito 2:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Buli ky’oyogera kiteekwa okuba nga tekiriiko kya kunenyezebwa, oyo awakanya alyoke aswale, nga talina kibi kya kukwogerako.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 nga buli ky'oyogera tekiriiko kya kunenyezebwa, oyo atali ku lulwo alyoke akwatibwenga ensonyi, nga talina kibi kya kutwogerako.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 ebigambo eby'obulamu ebitanenyezeka; oyo atali ku lulwo alyoke akwatibwenga ensonyi, nga talina kibi kya kutwogerako.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

8 ow'ebigambo ebiramu ebitasobola kuvunaanibwa; olwo abo abakuwakanya baswale olw'obutaba na kibi kye bayinza kutwogerako.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

8 Buli ky'oyogera kiteekwa okuba ekituufu, era nga tekiriiko kye kinenyezebwamu, oyo akiwakanya alyoke aswale, olw'obutaba na kibi ky'atwogerako.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

8 Buli ky'oyogera kiteekwa okuba ekituufu, era nga tekiriiko kye kinenyezebwamu, oyo akiwakanya alyoke aswale, olw'obutaba na kibi ky'atwogerako.

See the chapter Copy




Tito 2:8

Follow us:

Advertisements


Advertisements