Online Bible

- Advertisements -




Tito 2:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Abakazi abakulu nabo bakubirize bw’otyo babe n’empisa ezisaanira abantu ba Katonda, nga tebawaayiriza, era nga tebatamiira, wabula nga bayigiriza ebirungi,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Abakazi abakulu nabo bakubirizenga babeerenga n'empisa ezisaanira mu bantu, nga tebawaayiriza, era nga si batamiivu, naye abayigiriza ebirungi;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 n'abakazi abakadde bwe batyo mu kifaananyi kyabwe nga beewombeeka, si abawaayiriza, so si abafugibwa omwenge omungi, abayigiriza ebirungi;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Era bw'otyo ne ku bakazi abakulu, babe ba kitiibwa mu neeyisa yaabwe, abatasala bigambo, nga si bafugwa mwenge, wabula abayigiriza ekirungi;

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 Abakazi abakulu nabo bakubirizenga bw'otyo, babenga n'empisa ezisaanira abantu ba Katonda, nga tebawaayiriza, era nga tebatamiira. Bateekwa okuyigirizanga ebirungi,

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

3 Abakazi abakulu nabo bakubirizenga bw'otyo, babenga n'empisa ezisaanira abantu ba Katonda, nga tebawaayiriza, era nga tebatamiira. Bateekwa okuyigirizanga ebirungi,

See the chapter Copy




Tito 2:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements