Tito 2:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Kubirizanga abasajja abakulu babe bateefu, abassibwamu ekitiibwa, abeegendereza, abajjudde okukkiriza, okwagala n’okugumiikiriza. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Kubirizanga abasajja abakulu babeerenga bateefu, baabuvunaanyizibwa, bategeevu, abalina okukkiriza, okwagala, era abanywevu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 abasajja abakadde balemenga kuba batamiivu, nga balimu ekitiibwa, nga beegendereza nga balina obulamu olw'okukkiriza, olw'okwagala, olw'okugumiikiriza: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 Kubirizanga abasajja abakulu babe bantu abamanyi okwefuga, ab'ekitiibwa, abantubalamu, abalamu mu kukkiriza, mu kwagala ne mu bugumiikiriza. See the chapterLuganda DC Bible 20032 Kubirizanga abasajja abakulu babenga bateefu, abassibwamu ekitiibwa, abeegendereza, abatuukiridde mu kukkiriza, mu kwagala, ne mu kugumiikiriza. See the chapterLuganda Bible 20032 Kubirizanga abasajja abakulu babenga bateefu, abassibwamu ekitiibwa, abeegendereza, abatuukiridde mu kukkiriza, mu kwagala, ne mu kugumiikiriza. See the chapter |