Online Bible

- Advertisements -




Okuva 2:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 Bwe yakisaanukulako, n’alabamu omwana. Omwana yali akaaba, n’amusaasira nnyo, n’agamba nti, “Ono y’omu ku baana abawere aba Baebbulaniya.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 Muwala wa Falaawo n'akisumulula, n'alaba omwana; omwana n'akaaba. N'amusaasira, n'agamba nti, “Ono ye omu ku baana b'Abaebbulaniya.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 N'akisumulula, n'alaba omwana: laba, omwana n'akaaba. N'amusaasira, n'ayogera nti Ono ye munne w'abaana ba Baebbulaniya.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

6 Bwe yakisaanukula n'alabamu omwana omuwere omulenzi. Baabuwe, omwana ng'akaaba! N'akwatibwa ekisaasaazi n'agamba nti: “Ono ye omu ku baana b'Abeebureeyi.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

6 Muwala wa kabaka n'akisaanukula, n'alaba omwana. Omwana n'akaaba. N'amusaasira, n'agamba nti: “Ono y'omu ku baana Abeebureeyi!”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

6 Muwala wa kabaka n'akisaanukula, n'alaba omwana. Omwana n'akaaba. N'amusaasira, n'agamba nti: “Ono y'omu ku baana Abeebureeyi!”

See the chapter Copy




Okuva 2:6

Follow us:

Advertisements


Advertisements