Okuva 2:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Awo muwala wa Falaawo n’aserengeta ku mugga Kiyira okunaaba; abaweereza be abawala ne batambulira ku lubalama lw’omugga; muwala wa Falaawo n’alaba ekibaya mu bitoogo, n’atuma omu ku bawala okukikima, n’akireeta. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Awo muwala wa Falaawo n'aserengeta ku mugga okunaaba; abazaana be ne batambula ku lubalama lw'omugga; ye n'alaba ekibaya mu kitoogo, n'atuma omuzaana we okukireeta. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Muwala wa Falaawo n'aserengeta okunaaba ku mugga; abazaana be ne batambula ku lubalama lw'omugga; n'alaba ekibaya mu kitoogo, n'atuma omuzaana we okukireeta. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 Awo muwala wa Faraawo n'aserengeta okunaaba mu Kiyira, abawala abamulabirira nga bwe batambulatambula ku lubalama lwa Kiyira. N'alaba ekibbo mu biwuuwa, n'atuma omu ku bazaana be akireete. See the chapterLuganda DC Bible 20035 Awo muwala wa kabaka n'aserengeta ku mugga okunaaba. Abazaana be ne batambula ku lubalama lw'omugga. N'alaba ekibaya mu kitoogo, n'atuma omuzaana we okukireeta. See the chapterLuganda Bible 20035 Awo muwala wa kabaka n'aserengeta ku mugga okunaaba. Abazaana be ne batambula ku lubalama lw'omugga. N'alaba ekibaya mu kitoogo, n'atuma omuzaana we okukireeta. See the chapter |