Online Bible

- Advertisements -




Okuva 2:23 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

23 Awo nga wayiseewo ebbanga ggwanvu, kabaka w’e Misiri n’afa. Abaana ba Isirayiri ne basindanga era ne bakaabanga olw’obuddu bwe baalimu, n’okukaaba kwabwe ne kutuuka eri Katonda.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

23 Nga wayiseewo emyaka mingi, kabaka w'e Misiri n'afa, naye abaana ba Isiraeri ne basigala nga basinda olw'obuddu bwabwe, ne bakaaba, n'okukaaba kwabwe ne kutuuka eri Katonda.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

23 Awo ennaku ziri bwe zaatitawo ennyingi, kabaka w'e Misiri n'afa: abaana ba Isiraeri ne basinda ku lw'obuddu bwabwe, ne bakaaba, n'okukaaba kwabwe ne kulinnya eri Katonda ku lw'obuddu bwabwe.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

23 Nga wayise ebbanga ggwanvu, Kabaka w'e Misiri n'afa. Abayisirayeli ne basindira mu buddu, ne batema emiranga. Okuwanjaga kwabwe ne kutuuka eri Katonda nga kuva mu luwonvu olw'obuddu bwabwe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

23 Nga wayiseewo emyaka, kabaka w'e Misiri n'afa. Naye Abayisirayeli ne basigala nga bakyasinda olw'obuddu bwabwe. Ne bakaaba, era okukaaba kwabwe ne kutuuka eri Katonda.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

23 Nga wayiseewo emyaka, kabaka w'e Misiri n'afa. Naye Abayisirayeli ne basigala nga bakyasinda olw'obuddu bwabwe. Ne bakaaba, era okukaaba kwabwe ne kutuuka eri Katonda.

See the chapter Copy




Okuva 2:23

Follow us:

Advertisements


Advertisements