Okuva 2:22 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Zipola n’amuzaalira omwana owoobulenzi. Musa n’amutuuma erinnya Gerusomu, ng’agamba nti, “Kubanga ndi mugwira mu nsi etali yange.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Zipola n'azaala omwana ow'obulenzi, Musa n'amutuuma erinnya Gerusomu; kubanga yagamba nti, “Nali mugenyi mu nsi etali yange.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 N'azaala omwana ow'obulenzi, n'amutuuma erinnya lye Gerusomu: kubanga yagamba nti Nali mugenyi mu nsi etali yange. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU22 n'azaala omwana wa bulenzi. Musa n'amutuuma Gerusomu, ng'agamba nti: “Ndi musenze mu nsi engwira.” See the chapterLuganda DC Bible 200322 Zippora n'azaala omwana ow'obulenzi, Musa n'amutuuma erinnya Gerusoomu, kubanga yagamba nti: “Mbadde mugwira mu nsi eteri yange.” See the chapterLuganda Bible 200322 Zippora n'azaala omwana ow'obulenzi, Musa n'amutuuma erinnya Gerusoomu, kubanga yagamba nti: “Mbadde mugwira mu nsi eteri yange.” See the chapter |