Online Bible

- Advertisements -




Okuva 2:19 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Ne bamuddamu nti, “Omusajja Omumisiri atulwaniridde ng’abasumba batujoogereza; y’atusenedde n’amazzi n’anywesa ekisibo kyaffe.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 Ne boogera nti, “Omuntu Omumisiri yatuwonyezza mu mikono gy'abasumba, n'atusenera amazzi, n'anywesa ekisibo.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 Ne boogera nti Omuntu Omumisiri yatuwonyezza mu mikono gy'abasumba, nate n'atusenera amazzi, n'anywesa ekisibo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

19 Ne baddamu nti: “Omusajja Omumisiri atutaasizza abasumba, n'okusena n'atusenera amazzi n'anywesa n'eggana.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

19 Ne baddamu nti: “Omumisiri ye atudduukiridde n'atuwonya abasumba, era n'atusenera amazzi, n'anywesa eggana.”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

19 Ne baddamu nti: “Omumisiri ye atudduukiridde n'atuwonya abasumba, era n'atusenera amazzi, n'anywesa eggana.”

See the chapter Copy




Okuva 2:19

Follow us:

Advertisements


Advertisements