Online Bible

- Advertisements -




Okuva 2:17 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

17 Kyokka ne wabaawo abasumba ne bajja ne babagobawo; naye Musa n’asituka n’abalwanirira, n’anywesa endiga zaabwe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

17 Abasumba ne bajja ne babagoba; naye Musa n'asituka n'abayamba, n'anywesa ekisibo kyabwe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

17 Abasumba ne bajja ne babagoba: naye Musa n'agolokoka n'abayamba, n'anywesa ekisibo kyabwe.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

17 Abasumba ne bajja ne babagoba; naye Musa n'ajja n'abataasa, n'anywesa n'endiga zaabwe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

17 Abasumba ne bajja ne babagoba. Naye Musa n'asituka n'abayamba, n'anywesa eggana lyabwe.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

17 Abasumba ne bajja ne babagoba. Naye Musa n'asituka n'abayamba, n'anywesa eggana lyabwe.

See the chapter Copy




Okuva 2:17

Follow us:

Advertisements


Advertisements