Online Bible

- Advertisements -




Okuva 2:16 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 Waaliwo kabona mu Midiyaani eyalina abaana be abawala musanvu, ne bajja okusena amazzi bajjuze ebyesero banywese endiga za kitaabwe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 Awo lwali lumu, Musa bwe yali ng'atudde okumpi n'oluzzi, abawala musanvu (7) aba kabona w'e Midiyaani ne bajja okusena amazzi, ne bajjuza ebyesero okunywesa endiga n'embuzi za kitaabwe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 Ne kabona ow'e Midiyaani yalina abawala musanvu: ne bajja ne basena ammazi, ne bajjuza ebyesero ne bazinywesa endiga za kitaabwe.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

16 Waaliwo kabona w'e Midiyaani ng'alina bawala be musanvu, ne bajja okusena amazzi, okujjuza ebyesero banywese endiga za kitaabwe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

16 abawala musanvu aba kabona w'e Midiyaani, ne bajja ne basena amazzi, ne bajjuza ebyesero okunywesa endiga n'embuzi za kitaabwe.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

16 abawala musanvu aba kabona w'e Midiyaani, ne bajja ne basena amazzi, ne bajjuza ebyesero okunywesa endiga n'embuzi za kitaabwe.

See the chapter Copy




Okuva 2:16

Follow us:

Advertisements


Advertisements