Okuva 2:15 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Awo Falaawo bwe yakiwulira, n’agezaako okutta Musa. Naye Musa n’aviira Falaawo, n’addukira mu nsi ya Midiyaani; n’atuula awali oluzzi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Awo Falaawo bwe yawulira ekigambo ekyo, n'ayagala okutta Musa. Naye Musa n'adduka Falaawo, n'abeera mu nsi ya Midiyaani. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Awo Falaawo bwe yawulira ekigambo ekyo, n'ayagala okumutta Musa. Naye Musa n'adduka mu maaso ga Falaawo, n'atuula mu nsi ya Midiyaani: n'atuula wansi okumpi n'oluzzi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU15 Faraawo bwe yakiwulira, n'ayagala okutta Musa. Musa kwe kudduka Faraawo, n'alaga mu nsi y'e Midiyaani, n'atuula wansi, kumpi n'oluzzi. See the chapterLuganda DC Bible 200315 Kabaka bwe yawulira ebibaddewo, n'ayagala okutta Musa. Naye Musa n'adduka kabaka, n'agenda n'abeera mu nsi ya Midiyaani. Lwali lumu, Musa bwe yali ng'atudde okumpi n'oluzzi, See the chapterLuganda Bible 200315 Kabaka bwe yawulira ebibaddewo, n'ayagala okutta Musa. Naye Musa n'adduka kabaka, n'agenda n'abeera mu nsi ya Midiyaani. Lwali lumu, Musa bwe yali ng'atudde okumpi n'oluzzi, See the chapter |