Online Bible

- Advertisements -




Okuva 2:11 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Awo olwatuuka, Musa ng’amaze okukula, n’agendako mu bantu be Abaebbulaniya, n’alaba emirimu emikakanyavu gye baali bakozesebwa. N’alaba Omumisiri ng’akuba Omwebbulaniya, omuntu ow’omu baganda be.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 Lwali lumu, Musa ng'amaze okukula, n'agenda eri baganda be Abaebbulaniya; n'alaba okutuntuzibwa kwabwe. N'alaba Omumisiri ng'akuba Omwebbulaniya, ow'omu baganda be.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 Awo olwatuuka mu nnaku ziri, ng'amaze okukula Musa, n'abajjira baganda be n'alaba emigugu gyabwe: n'alaba omuntu Omumisiri ng'akuba omuntu Omwebbulaniya, ow'omu baganda be.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

11 Olwali olwo Musa ng'akuze, n'agenda awaali abantu b'eggwanga lye, n'alaba bwe bali ku mirimu gyabwe egy'okwetikka emigugu, era n'alaba Omumisiri ng'akuba Omwebureeyi, omu ku b'eggwanga lye.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

11 Lwali lumu, Musa ng'amaze okukula, n'agenda okukyalira baganda be Abeebureeyi, n'alaba nga bwe batuntuzibwa. N'alaba n'Omumisiri ng'akuba Omwebureeyi, omu ku b'eggwanga lya Musa.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

11 Lwali lumu, Musa ng'amaze okukula, n'agenda okukyalira baganda be Abeebureeyi, n'alaba nga bwe batuntuzibwa. N'alaba n'Omumisiri ng'akuba Omwebureeyi, omu ku b'eggwanga lya Musa.

See the chapter Copy




Okuva 2:11

Follow us:

Advertisements


Advertisements