Okuva 2:10 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Omwana bwe yakula, n’amutwalira muwala wa Falaawo, n’afuuka omwana wa muwala wa Falaawo. N’amutuuma erinnya Musa, n’agamba nti, “Kubanga namuggya mu mazzi.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Awo omwana bwe yakula, n'amuleetera muwala wa Falaawo, n'amufuula omwana we, n'amutuuma erinnya Musa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Omwana n'akula, n'amuleetera muwala wa Falaawo, n'afuuka omwana we. N'amutuuma erinnya lye Musa, n'ayogera nti Kubanga namuggya mu mazzi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU10 Omwana bwe yakula, n'amuleeta eri muwala wa Faraawo; ye n'amuyisa nga mutabani we; n'amutuuma Musa, ng'agamba nti: “Kubanga namuggya mu mazzi.” See the chapterLuganda DC Bible 200310 Omwana bwe yakula, n'amuleetera muwala wa kabaka. Muwala wa kabaka n'amufuula mutabani we, n'amutuuma erinnya Musa, ng'agamba nti: “Kubanga namuggya mu mazzi.” See the chapterLuganda Bible 200310 Omwana bwe yakula, n'amuleetera muwala wa kabaka. Muwala wa kabaka n'amufuula mutabani we, n'amutuuma erinnya Musa, ng'agamba nti: “Kubanga namuggya mu mazzi.” See the chapter |