Matayo 2:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 N’abasindika e Besirekemu ng’agamba nti, “Mugende mubuulirize ebikwata ku mwana. Bwe mumulaba, mukomeewo muntegeeze, nange ŋŋende musinze!” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 N'abasindika e Besirekemu, n'abagamba nti, “Mugende, munoonye nnyo, mulabe omwana bw'afaanana; naye bwe mumulabanga, ne mujja mumbuulira nange ndyoke ŋŋende mmusinze.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 N'abasindika e Besirekemu, n'abagamba nti Mugende, munoonye nnyo, mulabe omwana bw'afaanana; naye bwe mumulabanga, ne mujja mumbuulira nange ndyoke njije mmusinze. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 N'abasindika e Beteleemu nga bw'abagamba nti: “Mugende munoonyereze bulungi ku mwana oyo; bwe mubanga mumulabye, mumbuulire, nange nzije mmusinze.” See the chapterLuganda DC Bible 20038 N'abasindika e Betilehemu, n'abagamba nti: “Mugende mubuulirize nnyo ku mwana oyo, era nga mumulabye, muntegeeze, nange ŋŋende mmusinze.” See the chapterLuganda Bible 20038 N'abasindika e Betilehemu, n'abagamba nti: “Mugende mubuulirize nnyo ku mwana oyo, era nga mumulabye, muntegeeze, nange ŋŋende mmusinze.” See the chapter |