Matayo 2:22 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Naye bwe yatuuka mu kkubo n’atya nnyo bwe yawulira nga Alukerawo mutabani wa Kerode ye yali alidde obwakabaka. Mukama n’amulabulira nate mu kirooto aleme kugenda Buyudaaya, bw’atyo n’alaga e Ggaliraaya See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Naye bwe yawulira nti Alukerawo ye kabaka w'e Buyudaaya ng'asikidde kitaawe Kerode, n'atya okuddayo. Awo Katonda bwe yamulabulira mu kirooto, ne yeekooloobya, n'agenda mu kitundu ky'e Ggaliraaya. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 Naye bwe yawulira nti Alukerawo ye kabaka w'e Buyudaaya ng'asikidde kitaawe Kerode, n'atya okuddayo. Naye Katonda bwe yamulabulira mu kirooto, ne yeekooloobya, n'ayita ku luuyi lw'e Ggaliraaya. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU22 Naye bwe yawulira nga Arikelawo y'afuga Buyudaaya mu kifo kya kitaawe Erode, n'atya okugenda eyo; bwe yalabulibwa mu kirooto, n'adda mu ssaza ly'e Galilaaya. See the chapterLuganda DC Bible 200322 Kyokka bwe yawulira nti Arukyelawo ye kabaka wa Buyudaaya, ng'asikidde kitaawe Herode, n'atya okulaga eyo. Awo Katonda bwe yamulabulira mu kirooto, n'alaga mu kitundu ky'e Galilaaya. See the chapterLuganda Bible 200322 Kyokka bwe yawulira nti Arukyelawo ye kabaka wa Buyudaaya, ng'asikidde kitaawe Herode, n'atya okulaga eyo. Awo Katonda bwe yamulabulira mu kirooto, n'alaga mu kitundu ky'e Galilaaya. See the chapter |