Online Bible

- Advertisements -




Matayo 2:20 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 n’amugamba nti, “Golokoka ozzeeyo Omwana ne nnyina mu Isirayiri, kubanga abaali baagala okutta Omwana bafudde.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 n'agamba nti, “Golokoka, otwale omwana ne nnyina, ogende mu nsi ya Isiraeri, kubanga abaali banoonya omwana okumutta bafudde.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 ng'agamba nti Golokoka, otwale omwana ne nnyina, ogende mu nsi ya Isiraeri: kubanga abaali banoonya omwana okumutta bafudde.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

20 “Golokoka, kwata omwana ne nnyina, ogende mu nsi ya Yisirayeli, kubanga abaali banoonya omwana okumutta baafa.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

20 n'agamba nti: “Golokoka, otwale omwana ne nnyina, olage mu nsi ya Yisirayeli, kubanga abaali banoonya omwana okumutta bafudde.”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

20 n'agamba nti: “Golokoka, otwale omwana ne nnyina, olage mu nsi ya Yisirayeli, kubanga abaali banoonya omwana okumutta bafudde.”

See the chapter Copy




Matayo 2:20

Follow us:

Advertisements


Advertisements