Matayo 2:18 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 “Eddoboozi lyawulirwa mu Laama, okukuba emiranga n’okukungubaga okunene, nga Laakeeri akaabira abaana be, nga tewakyali asobola kumuwooyawooya, kubanga bonna baweddewo.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 “Eddoboozi lyawulirwa mu Laama, Okukaaba n'okukuba ebiwoobe ebingi, Laakeeri ng'akaabira abaana be; So tayagala kukubagizibwa, kubanga tebakyaliwo.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Eddoboozi lyawulirwa mu Laama, Okukaaba n'okukuba ebiwoobe ebingi, Laakeeri ng'akaabira abaana be; So teyayagala kukubagizibwa, kubanga tewakyali. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU18 “Eddoboozi lyawulirwa mu Rama; okulira n'emiranga eminene; Rakeli ng'akaabira abaana be; tayagala na kukubagizibwa, kubanga tewakyali n'omu.” See the chapterLuganda DC Bible 200318 “Mu Raama baawulira eddoboozi, okukaaba n'okukungubaga okungi, Raakeeli ng'akaabira abaana be era nga tayagala akubagizibwe, kubanga tebakyaliwo.” See the chapterLuganda Bible 200318 “Mu Raama baawulira eddoboozi, okukaaba n'okukungubaga okungi, Raakeeli ng'akaabira abaana be era nga tayagala akubagizibwe, kubanga tebakyaliwo.” See the chapter |