Matayo 2:15 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Ne babeera eyo okutuusa Kerode bwe yafa. Mukama kye yayogerera mu nnabbi we ne kituukirira, bwe yagamba nti: “Nayita Omwana wange okuva mu Misiri.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 n'abeera eyo, okutuusa Kerode bwe yafa; ekigambo kituukirire Mukama kye yayogerera mu nnabbi, ng'agamba nti, “Nnayita omwana wange okuva mu Misiri.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 n'abeera eyo, okutuusa Kerode bwe yafa; ekigambo kituukirire Mukama kye yayogerera mu nnabbi, ng'agamba nti Nnayita omwana wange okuva mu Misiri. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU15 N'abeera eyo okutuusa Erode lwe yafa, Omukama kye yagamba ng'ayita mu mulanzi kituukirire, nti: “Nayita mutabani wange okuva mu Misiri.” See the chapterLuganda DC Bible 200315 N'abeera eyo okutuusa Herode lwe yafa. Kino kyali bwe kityo, Mukama kye yayogerera mu mulanzi kiryoke kituukirire, ekigamba nti: “Nayita omwana wange ave mu Misiri.” See the chapterLuganda Bible 200315 N'abeera eyo okutuusa Herode lwe yafa. Kino kyali bwe kityo, Mukama kye yayogerera mu mulanzi kiryoke kituukirire, ekigamba nti: “Nayita omwana wange ave mu Misiri.” See the chapter |