Online Bible

- Advertisements -




Matayo 2:13 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

13 Awo abagezigezi bwe baamala okugenda, malayika wa Mukama n’alabikira Yusufu mu kirooto n’amugamba nti, “Golokoka oddusize Omwana ne nnyina e Misiri, mubeere eyo okutuusa lwe ndibalagira okudda. Kubanga Kerode ajja kunoonya Omwana ng’ayagala okumutta.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

13 Laba, bwe baamala okugenda, malayika wa Mukama n'alabikira Yusufu mu kirooto, n'amugamba nti, “Golokoka, otwale omwana ne nnyina, oddukire e Misiri obeere eyo okutuusa nze lwe ndikugamba, kubanga Kerode ajja okunoonya omwana okumutta.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

13 Laba, bwe baamala okugenda, malayika wa Mukama n'alabikira Yusufu mu kirooto, ng'amugamba nti Golokoka, otwale omwana ne nnyina, oddukire e Misiri obeere eyo okutuusa nze lwe ndikugamba, kubanga Kerode ajja okunoonya omwana okumutta.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

13 Bwe baamala okugenda, malayika w'Omukama n'alabikira Yozefu mu kirooto, n'amugamba nti: “Golokoka otwale omwana ne nnyina, oddukire e Misiri, obeere eyo okutuusa lwe ndikugamba, kubanga Erode wuuyo agenda kunoonya omwana okumutta.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

13 Bwe baamala okugenda, malayika wa Mukama n'alabikira Yosefu mu kirooto, n'amugamba nti: “Golokoka, otwale omwana ne nnyina, oddukire e Misiri, obeere eyo okutuusa lwe ndikugamba okuvaayo, kubanga Herode ajja okunoonya omwana okumutta.”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

13 Bwe baamala okugenda, malayika wa Mukama n'alabikira Yosefu mu kirooto, n'amugamba nti: “Golokoka, otwale omwana ne nnyina, oddukire e Misiri, obeere eyo okutuusa lwe ndikugamba okuvaayo, kubanga Herode ajja okunoonya omwana okumutta.”

See the chapter Copy




Matayo 2:13

Follow us:

Advertisements


Advertisements