Malaki 2:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Naye mwakyama ne muva mu kkubo; mwesittaza bangi olw’ebyo bye muyigiriza; mwayonoona endagaano ya Leevi,” bw’ayogera Mukama ow’Eggye. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Naye mmwe mukyuse mukyamye muvudde mu kkubo; mwesittazizza bangi olw'okuyigiriza kwammwe; mwonoonye endagaano ya Leevi, bw'ayogera Mukama w'eggye. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Naye mmwe mukyuse mukyamye mu kkubo; musittazizza bangi mu mateeka; mwonoonye endagaano ya Leevi, bw'ayogera Mukama w'eggye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 Naye mmwe muvudde mu kkubo, muleetedde bangi okwesittala n'etteeka lyammwe; mwonoonye endagaano ya Leevi, bw'agamba Omukama w'amagye. See the chapterLuganda DC Bible 20038 “Naye mmwe bakabona, muvudde mu kkubo ettuufu ne muwaba. Bye muyigiriza bireetedde bangi okukola ebikyamu. Mumenya endagaano gye nakola nammwe. See the chapterLuganda Bible 20038 “Naye mmwe bakabona, muvudde mu kkubo ettuufu ne muwaba. Bye muyigiriza bireetedde bangi okukola ebikyamu. Mumenya endagaano gye nakola nammwe. See the chapter |