Online Bible

- Advertisements -




Malaki 2:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 “Endagaano eri mu mateeka ago yali egenderedde kuleeta bulamu na mirembe era n’embimuwa asobole okuntya, era n’antya n’ayimirira ng’atya erinnya lyange.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 Endagaano yange naye, yabanga ndagaano ey'obulamu n'emirembe; era nnabimuwa ebyo alyoke atye, n'antya n'atekemukira erinnya lyange.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 Endagaano yange yabanga naye ey'obulamu n'emirembe; era nnabimuwa ebyo alyoke atye, n'antya n'atekemukira erinnya lyange.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

5 Endagaano yange yali naye, endagaano y'obulamu n'eddembe; ebyo nabimuwa alyoke anziseemu ekitiibwa. Yampa ekitiibwa n'erinnya lyange n'alitya.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

5 “Mu ndagaano yange, nabasuubiza okubawa obulamu n'emirembe. Era nabibawa balyoke banzisengamu ekitiibwa. Mu biro ebyo, banzisangamu ekitiibwa era bantyanga.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

5 “Mu ndagaano yange, nabasuubiza okubawa obulamu n'emirembe. Era nabibawa balyoke banzisengamu ekitiibwa. Mu biro ebyo, banzisangamu ekitiibwa era bantyanga.

See the chapter Copy




Malaki 2:5

Follow us:

Advertisements


Advertisements